COVID-19 Abantu tebakyettanira kwegemesa - Ab'ebyobulamu

featured image

Gavumenti etegeezezza nga bwekyagenda mu maaso n’okugema ekirwadde ki Covid-19 newankubadde ngeraze obwennyamivu olw’omuwendo gw’abantu abettanira enteekateeka eno okwongera okukendeera ennyo. Tutuuseeko mu bimu ku bifo awagemebwa ekirwadde kino netusaanga nga teeri bantu bazze kugemembwa. Aba minisitule Y’ ebyobulamu bagamba nti omuwendo gw’abakwatibwa ekirwadde gukendedde wabula nebasaba abantu obuteesuulirayo gwa nnagamba. #NTVNews #Akawungeezi 19659003 For more news see 19459007 http://www.ntv.co.ug Follow us on Twitter http://www.twitter.com/ntvuganda 19659005 Like our Facebook page http://www.facebook.com/NTVUganda 19459008

https://covid19globalcases.com/covid-19-abantu-tebakyettanira-kwegemesa-abebyobulamu/

Comments